Hadıısı 40 Ez’abaana N’emboozı Ezıgenderako
by M. Yasar Kandemir
Price: Free! 10830 words.
Published by Erkam Publications on November 2, 2012. .
Nnabbi waffe omwagalwa Muhammadi yannyonnyola Kulaane, era n’atubuulira ebintu bye tuteekwa okukola ne bye tutateekeddwa, ng’ayita mu bigambo bye (hadiisi), tusobole okubeera abasanyufu muno mu nsi ne ku Lunaku lwenkomerero. Hadiisi era ziyamba okuyiga eddiini yaffe mu ngeri ematiza.