Books tagged: erkam publishing

The adult filter is active; content marked as adults-only by the author is not listed. To view this content, click the button below to disable the adult filter.

Full Search

Found: 2 results

Hadıısı 40 Ez’abaana N’emboozı Ezıgenderako
By M. Yasar Kandemir
Price: Free! Words: 10,830. Language: Swahili. Published: November 2, 2012 by Erkam Publications. Category: Nonfiction
Nnabbi waffe omwagalwa Muhammadi yannyonnyola Kulaane, era n’atubuulira ebintu bye tuteekwa okukola ne bye tutateekeddwa, ng’ayita mu bigambo bye (hadiisi), tusobole okubeera abasanyufu muno mu nsi ne ku Lunaku lwenkomerero. Hadiisi era ziyamba okuyiga eddiini yaffe mu ngeri ematiza.
Muhammad Mustafa
By Osman Nuri Topbas
Price: Free! Words: 100,910. Language: Swahili. Published: December 12, 2012 by Erkam Publications. Category: Nonfiction
Ekitabo kiteekeddwateekeddwa mu ngeri ey’ebyagwawo buli mwaka okuva ku mwaka gwasooka okutuuka ku gw’ekkumi n’esatu. Mulimu okwanukula ebintu abalabe b’Obusiraamu bye batera okuyitamu okwagala okubuzaabuza abalala mu byafaayo bya Nnabbi. Ekitabo kiyamba omuntu okwagala Nnabbi ekiyinza okumuviirako okumukoppa embeera ze n’empisa ze ennungi.